Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 415 listening Simba FM Live

Abagudde ku kabenje e Buwama bataawa

April 20, 2016 · Mubiru Ali

Kamunye namba UAY 571 ebadde ewenyuka obuweewo nga eva Masaka okudda e Kampala eremeredde omugoba waayo n’eyinyirira olutobazzi okuliraana akabuga ke Buwama  okukkakkana nga bangi bavuddewo nga bataawa. Police ezze bukubirire neggyawo abantu ababdde bataawa nebaddusa mu ddwaliro e Mulago bataawa.

Abeelabiddeko n’agaabwe nga akabenje kagwa bagamba nti omugoba w’emmotoka eno  Ssemakula Khalid abadde agidduka buweewo.