Katikkiro alambudde Amasiro g’e Kasubi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde Amasiro ge Kasubi okulaba omulimu gw’okusereka ennyumba Muzibwazaalampanga wegutuuse.
Abagiriinya ne Wabulaakayole banjulidde Katikkiro emirimu egisigadde bwegigenda okukolebwa mu butuufu bwagyo nga bagoberera ennono.
Awerekeddwako, Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwaga Mugumbule, Owek David Kyewalabye Male, Owek Noah Kiyimba, Owek Mariam Nkalubo Mayanja, Owek Joseph Kawuki, Owek Hajji Amisi Kakomo, Owek Kaddu Kiberu n’abakungu abalala.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro