Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Yinginiya wa Disitulikiti y’e Namisindwa ayimiriziddwa ku mulimu

Avunaanyizibwa ku bakozi ba Gavumenti Chief Administrative Officer – CAO wa Disitulikiti y’e Namisindwa Franco Olaboro avuddeyo nayimiriza…

Nnyabo omulamuzi beera muzadde tulina abookulabirira – Hon. Ssewanyana

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana ngayogerako eri omulamuzi nga tebazibbwayo ku alimanda…

Mao tonsibaako matu gambuzi kundiisa ngo – Kizza Besigye

Eyaliko omukulembeze wa Forum for Democratic Change – FDC Rt. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nayambalira Pulezidenti wa…

MV Kalangala ekoma lwakutaano nga 25-02-2022 okukola

MV Kalangala, ngeno y’entambula eriwo okuva e Nakieogo mu Ntebe okudda e Lutoboka-Kalangala yakuyimiriza entambula zaayo okumala omwezi…

Ababaka 81 bebakateeka emikono ku kiwandiiko ekigoba Minisita Muhwezi

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nafulumya olukalala lw’ababaka…

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana guddamu nga 3-10-2022

Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates ne Ssewanyana Allan olwaleero…

Maama wa Ssegiriinya ne Mukyala we bakedde ku Palamenti

Maama w’omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Muhammad Ssegirinyas, Justine Nakajumba akedde kulumba Palamenti enkya yaleero ngayagala…

AIGP Grace Akullo akwasiddwa offiisi ya Interpol mu butongole

AIGP Grace Akullo yakwasiddwa offiisi ya Director Interpol & International Relations Uganda Police Force nasuubiza okutwalira omumuli gwabo…

Omusajja atemye abaana 2 e Nakaseke

Kitalo! Omusajja e Nakaseke akwatiddwa Uganda Police Force ku bigambibwa nti alabika yakidde abaana babiri abawala nabatemako emitwe…