Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Omusajja atemye abaana 2 e Nakaseke
February 22, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omusajja e Nakaseke akwatiddwa
Uganda Police Force ku bigambibwa nti alabika yakidde abaana babiri abawala nabatemako emitwe nga ateebereza abaana bano obutaba babe.
Bino byagudde ku kyalo Kyangatto, mu Muluka gwe Mpedde mu Gombolola y’e Kasangombe mu Disitulikiti y’e Nakaseke.