AIGP Grace Akullo akwasiddwa offiisi ya Interpol mu butongole

Pinterest LinkedIn Tumblr +
AIGP Grace Akullo yakwasiddwa offiisi ya Director Interpol & International Relations Uganda Police Force nasuubiza okutwalira omumuli gwabo basikidde mu maaso.
Chief Political Commissar AIGP Asan Kasingye yeyakulembeddemu omukolo guno ogwabadde ku kitebe kya Intepol e Kololo. AIGP Kasingye yabasabye okukolera awamu nga ttiimu okusobola okutuusa obuweereza obusaanidde ku Bannayuganda.
AIGP Akullo yasikidde SCP Charles Birungi.
Share.

Leave A Reply