Avunaanyizibwa ku bakozi ba Gavumenti Chief Administrative Officer – CAO wa Disitulikiti y’e Namisindwa Franco Olaboro avuddeyo nayimiriza District Engineer, Robert Mukelule Tululukha mu kaseera kano nga akyanoonyerezebwako ku bigambibwa nti yabulankanya ensimbi wamu n’okufiiriza Gavumenti ensimbi.
Yinginiya wa Disitulikiti y’e Namisindwa ayimiriziddwa ku mulimu
Share.