Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Hon. Silwany akubiddwa abalonzi
July 27, 2018 · Mubiru Ali
Okulonda kw’ababaka wamu ne ba Mayor kugenda mumaaso mu bitundu bya Uganda eby’enjawulo okuli Bugiri, Buikwe, Sheema, Ibanda ne Apaacmong.
E Bugiri wabaddewo akavuvungano omubaka wa Bukooli Central Solomon Silwany wa NRM bwasangiddwa nga agaba ssente webalondera nga ayagala abantu balonde munna NRM munne John Francis Oketcho.
Ono abalonzi bamutabukidde nebatandika okumukuba naye nga bwabaddiza, bwetyo poliisi nemutaasa.