Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Maama wa Ssegiriinya ne Mukyala we bakedde ku Palamenti
February 22, 2022 · Mubiru Ali
Maama w’omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Muhammad Ssegirinyas, Justine Nakajumba akedde kulumba Palamenti enkya yaleero ngayagala amanye kiki ekikoleddwa kukuyimbula mutabani ali ku alimanda ku bigambibwa nti yenyigira mukutirimbula abantu wamu ne Mubaka munne Allan Ssewanyana.