Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 175 listening Simba FM Live

Poliisi ekutte Ddereeva wa Ambulance eyagitisse ennaanansi

January 29, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force mu ttunduttundu ly’e Kigezi Elly Maate avuddeyo nategeeza nga Ddereeva w’emotoka agafemulago nnamba UG 3797M eya Kebisoni Health Center IV mu Disitulikiti y’e Rukungiri bwakwatiddwa oluvannyuma lw’emotoka eno okukubwa ekifaananyi ng’etikkula ennaanansi.
Matayo Barekye, 50 nga mutuuze w’e Nyakabare cell, Kebisoni Town Council mu Disitulikiti y’e Rukungiri yeyakwatiddwa Poliisi.
Emotoka eno agafemulago yakubwa ekifaananyi nga 27 – January – 2022 ng’etikkula ennaanansi mu Nyamunuka Trading Center mu Disitulikiti y’e Ntungamo.