Mao tonsibaako matu gambuzi kundiisa ngo – Kizza Besigye

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Eyaliko omukulembeze wa Forum for Democratic Change – FDC Rt. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nayambalira Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao eyavuddeyo nategeeza nti ono ateetera ne Pulezidenti Museveni mu nkukutu; “Norbert Mao aweddemu essuubi oba afuuse mizayiro etomezeddwa? Sisisinkanangako Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu kyaama oba okuteesa naye mulujudde.”

Share.

Leave A Reply