Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 282 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Nnyabo omulamuzi beera muzadde tulina abookulabirira – Hon. Ssewanyana

February 23, 2022 · Mubiru Ali

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana ngayogerako eri omulamuzi nga tebazibbwayo ku alimanda n’omubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad; “Owekiitibwa omulamuzi Nnyabo nsaba obeeremu omutima omuzadde otukirize batuyimbule ku kakalu ka Kkooti tugende tuweereze abantu baffe, wamu n’okufuna obujanjabi obusaanidde ssaako n’okulabirira famire zaffe kuba emisango egituvunaanibwa migyweteke tetugizangako.”