Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 555 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ababaka 81 bebakateeka emikono ku kiwandiiko ekigoba Minisita Muhwezi

February 22, 2022 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nafulumya olukalala lw’ababaka abatadde emikono ku kiwandiiko ekiggya mu Minisita Gen Jim Katugugu Muhwezi owobutebenkevu obwesinge olw’ensonga y’okulinyirira eddembe lyobuntu okweyongera mu Ggwanga wamu n’okutulugunya abantu. Ategeezezza nti kati bakakungaanya emikono gy’ababaka 81.