Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 765 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Obutwa bususse mu kasooli wa Uganda – Emmanuel Dombo

Avunaanyizibwa ku by’amawulire era omwogezi w’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Lumala Dombo avuddeyo nategeeza nga…

Lwaki temwagala b’amaggye kwanja bya bugagga byabwe? – Babaka

Ababaka ku ludda oluvuganya bavuddeyo nebawakanya ekya Gavumenti okugamba nti abasirikale b’eggye lya UPDF tebajja kwanjulira IGG byabugagga…

Newuunya entegeera ya Bannayuganda ku nsonga ezimu – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lwokusoma ebyawandiikiddwa abantu ku kirowoozo gyokusindana mu kuyimba wakati…

FDC muveeyo mukolagana ne NRM mu lwatu temwebuzaabuza – Norbert Mao

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka era Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party Uganda, Norbert Mao avuddeyo nasaba abakulembeze…

Katikkiro avumiridde e Kyaddondo okuzira omupiira ne Buddo

Katikkiro Charles Peter Mayiga avumiridde ekya ttiimu y’Essaza lya Kyaddondo okuzira omupiira gweyabadde erina okuzannya ne Buddu ku…

Kabaka asiimye okugulira abantu be tulakita 5

Owek. Nsibirwa; “Ssaabasajja Kabaka yasiimye abantube basigale mu byalo Obwakabaka bubatuuseeko enkulaakulana, noolwekyo Obwakabaka bugenda kugula tractor 5…

Lukwago ne banne bategesi okulonda kwabakulembeze ba FDC

Pulezidenti w’ekiwayi kya Forum for Democratic Change – FDC eky’e Katongo Erias Lukwago agamba Akakiiko akawaggulu mu FDC…

NUP ewaddeyo obukadde 10 eri abategeka omukulu gwa Mumbere

Ekibiina ki National Unity Platform – NUP olunaku lweggulo kyatuukirizza ekisuubizo kya Principle Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi…

Katikkiro atangaazizza ku kya Nnaabagereka okugenda mu State House Entebe

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo olwaleero natangaaza ku kukyala kwa Maama Nnaabagereka mu State House Entebe nasisinkana Pulezidenti…