Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 465 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

NUP ewaddeyo obukadde 10 eri abategeka omukulu gwa Mumbere

September 25, 2023 · Mubiru Ali
Ekibiina ki National Unity Platform – NUP olunaku lweggulo kyatuukirizza ekisuubizo kya Principle Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine kyeyakola nga 30-August 2023 bweyali e Kasese nti bbo ng’ekibiina baali bakuwaayo ensimbi ezitakka wansi wa bukadde 10 ziyambeko mukuteekateeka omukolo gwokwaniriza Omusinga wa Rwenzuru.
Ssente zino zatwaliddwayo Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya nga yazikwasizza Olukiiko lwa Rwenzururu nga mukaseera kano lutuula ku Shilloh Hotel mu Kibuga Kasese