Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,486 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Obutwa bususse mu kasooli wa Uganda – Emmanuel Dombo

September 26, 2023 · Mubiru Ali
Avunaanyizibwa ku by’amawulire era omwogezi w’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Lumala Dombo avuddeyo nategeeza nga balirwana ba Uganda bwebazzeemu okuwera kasooli okuva mu Uganda okuyingizibwa ewaabwe olwokuba alimu obutwa obwa aflatoxins bungi. Ono agamba nti ekyenaku tanalabayo nkola nnuŋŋamu mu Uganda erondoola obutwa bwa Aflatoxin.
Ono agamba nti enkwata y’amakungula embi si yevuddeko akabasa!
Tubuuza, Gavumenti yo ekozeewo ki okumanyisa abalimi ku butwa buno mu makungula?