Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,470 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Newuunya entegeera ya Bannayuganda ku nsonga ezimu – Sipiika Tayebwa

September 26, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lwokusoma ebyawandiikiddwa abantu ku kirowoozo gyokusindana mu kuyimba wakati wa Bebe Cool ne Jose Chameleone avuddeyo nategeeza nti yewuunya endowooza ya Bannayuganda abalowooza nti olwokuba olina ekifo mu Gavumenti, olina kubeera nga kyuuma nti tolina bulamu nga muntu.
Ono agamba nti okugamba nti waliwo ebintu ebyamakulu ebirina okulowoozebwako okusinga okutumbula abayimbi kyoleka lwatu bangi tebategeera GDP.
Tayebwa agamba nti Eddy Kenzo ne ba Ghetto Kids n’abalal batunze Uganda ku mutendera gw’ensi yonna, nti ate ennyimba ddagala eriwonya abalumwa wamu n’okukkakanya abo abayita mu buzibu. Tayebwa agamba nti ‘battle’ zigende mu maaso.
Tubuuza amalwaliro omutali bikozesebwa, amasomero nga abaana basomera wansi wa miti, enguudo embi, abalimi obutaba na butale, abavubuka obutaba na mirimu zo ssi nsonga nkulu ezetaaga okwogerwako? Bbo abanajja mu bivvulu bwebaba tebakola ssente banazijjawa?