Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 634 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Pulezidenti muntu wakitiibwa nnyo mu Ggwanga – Minisita Muhanga

Omubeezi wa Minisita ow’ebyobulamu, Margaret Muhanga avuddeyo nategeezezza Palamenti nti buli muntu asemberera Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asaanye…

Okudda kwa Bobi Wine tekutukwatako – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku by’amawulire n’okuluŋŋamya Eggwanga, Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nasambajja ebibadde biyitiŋŋna nti Gavumenti eteekateeka okuggyako yintaneeti…

Sabiiti ayolekedde okulya obwa Ssentebe bwa FDC nga tavuganyiziddwa

Jack Sabiiti ayolekedde okulangirirwa kubwa Ssentebe bw’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC okudda mu bigere bya…

Buli mukungu wa Gavumenti olina kukozesa Uganda Airlines – Dr. Baryomunsi

Gavumenti eyisizza ekiragiro eri Abakungu baayo bonna abagenda emitala w’amayanja okutandika okukozesa ennyonyi y’Eggwanga eya Uganda Airlines nga…

Eyakwatibwa ngabbye emotoka y’Ababuulizi bamusalidde emyezi 18

Shamim Batariro 28, omusuubuzi nga mutuuze w’e Wakiso asingisiddwa omusango gwokubba emotoka ya Church of Uganda eya Diocese…

Magogo ne banne baniriziddwa mu mizira

Omukulembeze ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ki Federation of Uganda Football Associations (FUFA), Eng. Moses Magogo, Ssentebe…

Aba NRM mu Kampala batabukidde Minisita Kyofatogabye

Wabaluseewo obutakkaannya wakati wa w’Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Kampala Christopher Kabuye Kyofatogabye ne Bannakibiina ki…

Katikkiro asisinkanye abasuubuzi b’omu Kikuubo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abasuubuzi b’omu Kikuubo nebabaako byeboogera. Ensisinkano egendereddwamu okunyweza enkolagana yaabwe n’Obwakabaka naddala mu…

Omubaka wa Switzerland akyaddeko mu masiro

Omubaka wa Switzerland mu Uganda, H.E. Valentin Zellweger akyaddeko mu Masiro e Kasubi okulambula emirimu egikolebwayo. Ayanirizibbwa Minisita…