Magogo ne banne baniriziddwa mu mizira

Omukulembeze ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ki Federation of Uganda Football Associations (FUFA), Eng. Moses Magogo, Ssentebe w’akakiiko akatwala eby’emizannyo mu Ggwanga, Ambrose Tashoobya, Ssaabawandiisi w’akakiiko kano, Dr. Ogwel Benard Patrick baaniriziddwa mu mizira ku kisaawe Entebbe bwebabadde bava ku mu kibuga Cairo mu ggwanga lya Misiri ewakubiddwa akalulu Uganda mweyatuukidde ku kkula ly’okutegeka empaka z’Africa Cup of Nations 2027.
Uganda yatuuse ku kkula lino oluvannyuma lw’okutta omukago n’amawanga okuli Kenya ne Tanzania gwebatuuma PAMOJA 2027

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo.

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo. ...

39 2 instagram icon
🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati 
#RadioSimba973
#suremanssegawa

🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati
#RadioSimba973
#suremanssegawa
...

13 0 instagram icon
Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n'abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa.

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n`abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa. ...

27 0 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police  Patrick Onyango avuddeyo ku ttemu eryaliwo e Kyengera abantu 2 bwebakubwa amasasi agabattirawo nategeeza nti gwebakutte agambibwa okukuba amasasi gano agamba nti naye yali yetaasa kuba yali awambiddwa.

Bya Kamali James

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo ku ttemu eryaliwo e Kyengera abantu 2 bwebakubwa amasasi agabattirawo nategeeza nti gwebakutte agambibwa okukuba amasasi gano agamba nti naye yali yetaasa kuba yali awambiddwa.

Bya Kamali James
...

23 1 instagram icon
Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza!

Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza! ...

28 3 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among ayimirizza entuula za Palamenti zonna okutuusa nga 30 July 2024.

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among ayimirizza entuula za Palamenti zonna okutuusa nga 30 July 2024. ...

35 1 instagram icon