Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 281 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Buli mukungu wa Gavumenti olina kukozesa Uganda Airlines – Dr. Baryomunsi

September 28, 2023 · Mubiru Ali
Gavumenti eyisizza ekiragiro eri Abakungu baayo bonna abagenda emitala w’amayanja okutandika okukozesa ennyonyi y’Eggwanga eya Uganda Airlines nga bagenda ku ŋŋendo gyekkirizibwa okugwa.
Kino kigendereddwamu okukendeeza ku nsaasaanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo n’okufunira ennyonyi eno emirimu okusinga okugaba ensimbi mu Mawanga amalala ate nga ne wano waliwo ennyonyi esobola okukozesebwa. Ekiragiro kino kiyisiddwa Minisita avunaanyizibwa ku by’Amawulire, Tekinologiya wamu n’okuluŋŋamya Eggwanga Dr. Chris Baryomunsi.