Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 276 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Pulezidenti muntu wakitiibwa nnyo mu Ggwanga – Minisita Muhanga

October 3, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita ow’ebyobulamu, Margaret Muhanga avuddeyo nategeezezza Palamenti nti buli muntu asemberera Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asaanye okusooka okukuberebwa COVID-19 kubanga Pulezidenti muntu wakitiibwa alina okukuumibwa obutiribiri ennyo.
Ono agamba nti COVID-19 akyaliwo mu ggwanga era buli wiiki bafuna abalwadde abali wakati wa 50 ne 60.