Katikkiro Charles Peter Mayiga avumiridde ekya ttiimu y’Essaza lya Kyaddondo okuzira omupiira gweyabadde erina okuzannya ne Buddu ku mutendera gwa ‘Quarter Finals’ mu mpaka z’Amasaza ga Buganda.
Owomumbuga asinzidde wano n’agamba nti buno bwabadde busiwuufu bwa mpisa bwennyini ara naasaba abakulira Kyaddondo okukangavvula ttiimu yaabwe kubanga bulijjo empisa zezifuga omuzannyo gw’omupiira.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.