Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 464 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Katikkiro atangaazizza ku kya Nnaabagereka okugenda mu State House Entebe

September 25, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo olwaleero natangaaza ku kukyala kwa Maama Nnaabagereka mu State House Entebe nasisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Katikkiro ategeezezza nti Nnaabagereka yabadde atutte bakungu b’ekitongole kya United Nations Development Programme – UNDP Uganda abakolagana nekitongole kya Nnabagereka Development Foundation ewa Pulezidenti.
Katikkiro ayongeddeko nti kano kamu ku bunonero obunyweza enkolagana kubanga ebitongole ebiri ku mutendera gw’ensi yonna biyita mu Gavumenti ya wakati okukolagana n’Obwakabaka oba ekitongole ekirala kyonna. #bugandabudget2023