Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 517 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Poliisi etandise omuyiggo gwa Ddereeva w’emotoka ya Gavumenti eyavuze akataka

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwetandise omuyiggo gwa Ddereeva w’emotoka ya Minisitule y’ebyettaka nnamba UG 0302L, eyayisizza…

Bbasale za Buganda bazizza ku yintaneeti

Owek. Robert Nsibirwa nga ye mumyuuka Ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka bwa Buganda; “Okutandika n’omwaka ogujja, bbasale…

Kkooti eragidde Gavumenti okuliyirira Maama gwebattira omwana mu kwekalakaasa

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Musa Ssekaana alagidde Gavumenti okuliyirira omukyala Hajara Nakitto eyafiirwa omwana we mu…

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana bagwongezzaayo okutuusa nga 24 October

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya olunaku olwaleero ategeezezza Kkooti Enkulu evunaana bakkalintalo…

Nnabagereka asisinkanye Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olunaku olwaleero nsisinkanye Her Royal Highness Nnabagereka wamu n’abakungu bazze nabo mu State House,…

Pulezidenti wa Guinea atabukidde abazungu mu lukungaana mu Amerika

Pulezidenti wa Guinea omuggya Col. Mamady Doumbouya awuniikirizza Ensi bw’ayimiridde mu maaso g’abazungu n’abalagira okufa ku bibakwatako era…

Omwana eyali awambiddwa eddwaliro lya Rosewell bamuwaddeyo eri bazadde be

Kyaddaaki omwana eyali awambiddwa eddwaliro lya Rosewell women and children’s hospital olwa bazadde be okulemwa okumalayo ebisale by’eddwaliro…

Poliisi ekutte ababba obutaala bw’emotoka mu Kampala

Uganda Police Force ku CPS mu Kampala olunaku lweggulo yayanukudde okwemulugunya kw’abantu ku Social Media ku bubbi bw’ebintu…

Omubaka ow’enjawulo okuva e Burkina Faso akyalidde ku Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Col. Ismael Diaouari, omubaka ow’enjawulo okuba eri omukulembeze ow’ekiseera owa Burkina Faso, Captain Ibrahim…