Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 300 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Pulezidenti wa Guinea atabukidde abazungu mu lukungaana mu Amerika

September 23, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Guinea omuggya Col. Mamady Doumbouya awuniikirizza Ensi bw’ayimiridde mu maaso g’abazungu n’abalagira okufa ku bibakwatako era n’abasaba beesonyiwe amawanga g’Africa kubanga Demokulaasiya w’abazungu takola mu Africa.
Ono ategeezezza abakulu mu kibiina ky’amawanga amagatte nti ye okuwamba obuyinza tekyali kigendererwa kye ng’omuntu wabula yayagala kutaasa nsi ye era kyova olaba nga tewali musaayi gwayiika era n’ategeeza nti bannansi mu ggwanga lya Gabon obulamu kati butambula bulungi.
Bino abyogeredde mu Ttaabamiruka w’ekitongole ky’amawanga amagatte oluyindidde wali mu kibuga New York mu ggwanga lya America.