Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 475 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

LOP n’Ababaka ba Opposition bagaaniddwa okuyingira e Lubowa

Ababaka ba Palamenti okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Joel Ssenyonyi bagaaniddwa okuyinga mu kifo awazimbibwa…

Abasse omutaka Lwomwa babadde 3 – SCP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nakakasa nti abantu 3 bebenyigidde mu kuttemula omukulu w’ekika…

Pulezidenti Museveni awadde Bugema University obukadde 20

Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd. Maj. Jessica Alupo olunaku olwaleero akiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gwokusonderako ensimbi…

Drone gyebabatiza ennamba nga tesasude musolo ekwatiddwa URA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kyakutte emotoka Toyota Hiace Drone eyagibbwa…

Ow’ekitiibwa omulamuzi nze ndi mulalu – Pressure 247 (Musana Ibrahim)

Musana Ibrahim aka Pressure 247 eyali yegumbulidde okuvuma Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ne Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Ab’amaggye 22 abakuzibwa gyebuvuddeko bambaziddwa ennyota zaabwe

Bannamaggye 22 abakuzibwa nga 30-January-2024 olunaku olwaleero bambaziddwa enyota zaabwe mu butongole ku mukolo ogubadde ku kitebe ky’amaggye…

Omuliro gukutte ekisulo ky’essomero e Lukaya

Nabbambula w’omuliro atanategeerekeka kwavudde akutte ekisulo ky’abayizi abawala ku ssomero lya God Cares Christian Primary School erisangibwa e…

Baminisita abekisiikirize ku ludda oluvuganya balayiziddwa

Baminisita abaggya abekisiikirize ku ludda oluvuganya Gavumenti abenjawulo olunaku olwaleero bakubye ebirayiro okutandika okuweereza mu butongole nga ku…

Abaagalana babiri bibasobedde bweberemeddemu e Jinja

Alex Muhumuza 38, nga akola bwa Ddereeva e Kawolo Lugazi mu Disitulikiti y’e Buikwe yakiguddeko embeera bweyamutabuseeko nalemera…