Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abaagalana babiri bibasobedde bweberemeddemu e Jinja

February 23, 2024 · Mubiru Ali

Alex Muhumuza 38, nga akola bwa Ddereeva e Kawolo Lugazi mu Disitulikiti y’e Buikwe yakiguddeko embeera bweyamutabuseeko nalemera mu ky’ekinnyi kyomukyala omufumbo gweyabadde asona obukeeka mu loogi emu mu Buwenge Town Council eyategeerekese nti ye Sarah Namagoye omutuuze w’e Buwenge Town Council mu Disitulikiti y’e Jinja district.
Kigambibwa nti bano basasulidde ekisenge bwebamaze ekiro kiramba nga bemalako ejjakirizi wabula omuweereza mu kifo kino bweyagenze okulongoosa kwekusanga abantu babiri nga balippaganye kwekutegeeza bakama be abazze nebatwala bano mu ddwaliro lya Buwenge HCIV okuyambibwa.