Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 426 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abasse omutaka Lwomwa babadde 3 – SCP Fred Enanga

February 26, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nakakasa nti abantu 3 bebenyigidde mu kuttemula omukulu w’ekika ky’Endiga Lwomwa Eng. Daniel Bbosa. Bano kuliko; Enock Sserunkuma, ono nga yatiddwa abatuuze ababakutte ne Noah Lujja ngono ali mu Ddwaliro e Mulago gyafunira obujanjabi olwebisago bweyafunye ng’abantu babakutte ate ye owookusatu kigambibwa nti yemuludde nadduka.
Poliisi egamba nti ettemu lino lyandiba nga lyateekeddwateekeddwa kuba mukyala w’omugenzi ye teyatiddwa.