Bannamaggye 22 abakuzibwa nga 30-January-2024 olunaku olwaleero bambaziddwa enyota zaabwe mu butongole ku mukolo ogubadde ku kitebe ky’amaggye ga UPDF e Mbuya nga gukulembeddwamu CDF Gen. Wilson Mbasu Mbadi.
Abakuziddwa kuliko ne Director ISO Colonel Charles Oluka eyakuziddwa okutuuka ku ddaala lya Brigadier.
Bya Kamali James
News
Ab’amaggye 22 abakuzibwa gyebuvuddeko bambaziddwa ennyota zaabwe

