Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 266 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Nkiikiridde LOP mukuggulawo omusomo – Hon. Mathias Mpuuga Nsamba

Omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP owamasekkati Owek. Mathias Mpuuga Nsamba; “Nkiikiridde akulira Oludda oluwabula Gavumenti…

Olukiiko olukulembera abavubuka mu Kika ky’Omutima Omuyanja, lusisinkanye Katikkiro

Olukiiko olukulembera abavubuka mu Kika ky’Omutima Omuyanja, lusisinkanye Katikkiro ne lumwanjulira enteekateeka zaabwe ez’okwekulaakulanya. Ssalongo Kiwutta Robert Ssenkasi…

Eddwaliro e Luweero litubidde n’omulwadde eyafuna akabenje

Eddwaliro ekkulu e Luweero litubidde n’omukyala Margaret Nanyonjo ngali mu myaka nga 70 oluvannyuma lwokutwalibwayo nga afunye akabenje…

Abazzi b’emisango bakwatagana nnyo okutusinga – AIGP Magambo

Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukola okunoonyereza ku buzzi bw’emisango mu Uganda Police Force ekya Criminal Investigations Directorate AIGP…

Ssenkulu wa Makerere University, Prof. Barnabas Nawangwe asiimye Buganda

Ssenkulu wa Makerere University, Prof. Barnabas Nawangwe, agamba nti Makerere erina okwesiima olw’okufuna Ssekabaka Sir Edward Muteesa II…

Ekaddiyizo ly’ebyafaayo bya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II mu ssettendekero wa Makerere ligguddwawo

Ekaddiyizo ly’ebyafaayo bya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II mu ssettendekero wa Makerere ligguddwawo Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga kulwa…

Kkooti Enkulu ekirizza abantu 4 abavunaanibwa okusanyaawo obujulizi mu musango gwa Katanga okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Isaac Muwata olunaku olwaleero akirizza bawala b’omugenzi Katanga 2 okweyimirirwa ssaako omukozi…

Obubenje bweyongera mu 2023 – Uganda Police

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga obubenje ku nguudo mu mwaka 2023, bwebweyongera bwobugeraageranya n’obwo obwagwawo mu 2022…

Bannakibiina kya NUP 2 bagiddwako emisango

Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende era Munnamateeka wa National Unity Platform ategeezezza nti olwaleero Kkooti y’e Nabweru…