Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ekaddiyizo ly’ebyafaayo bya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II mu ssettendekero wa Makerere ligguddwawo

February 21, 2024 · Mubiru Ali

Ekaddiyizo ly’ebyafaayo bya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II mu ssettendekero wa Makerere ligguddwawo Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga kulwa Ssaabasajja Kabaka yaligguddewo enkya ya leero. Ssaabasajja Kabaka n’Olulyo olulangira bawaddeyo ebifaananyi eby’enjawulo ebiraga ebiseera bya Ssekabaka Muteesa II nga akyali muyizi ku ssettendekero ono. Mu biweereddwayo kuliko Ssekabaka Muteesa II nga yeetaba mu by’emizannyo ky’enkana ebya buli kika, omuli, okusamba omupiira, cricket, Golf, nga ali wamu n’eyali Kyabazinga wa Busoga Henry Wako Muloki, n’abalala.