Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Obubenje bweyongera mu 2023 – Uganda Police

February 21, 2024 · Mubiru Ali

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga obubenje ku nguudo mu mwaka 2023, bwebweyongera bwobugeraageranya n’obwo obwagwawo mu 2022 nga obwaloopebwa ku Poliisi bwali 23,608.
Poliisi egamba nti ku buno obubenje 4,179 bwali ddekabusa, 12,487 bwali bwamaanyi ate 6,942 tebwali bwamaanyi nnyo.
#ACR2023