Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 356 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ssenkulu wa Makerere University, Prof. Barnabas Nawangwe asiimye Buganda

February 21, 2024 · Mubiru Ali

Ssenkulu wa Makerere University, Prof. Barnabas Nawangwe, agamba nti Makerere erina okwesiima olw’okufuna Ssekabaka Sir Edward Muteesa II nga omuyizi waabwe. Kikulu nnyo okukuuma obuwangwa, era ekaddiyizo erigguddwawo lya kutumbula eby’obulambuzi mu Uganda.
Yebaziza obwakabaka olwobukadde 70 obuyambyeko okuddaabiriza ennyumba Ssekabaka Muteesa II mweyasulanga, wamu nokuwagira omulimu gwokutandikawo e kaddiyizo.