Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
News
Simanyi ba DP kyemubala okumpita naye kale – Gen. Salim Saleh
May 31, 2025 · Mubiru Ali
Gen. Salim Saleh mu lukungaana lwa Democratic Party Uganda; “Newuunyizza nnyo ku ngeri gyemupaddemu omukisa guno. Sigufunangako wadde mu National Resistance Movement – NRM! Simanyi kyemubala, naye kansuubire nti nkoze kyemubadde musuubira era mbaagaliza olukungaana olulungi.