Katikkiro akungubagidde Evelyn Lagu

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nakungubagira omuyimbi era munnakatemba Evelyn Nakabira aka Evelyn LAGU eyavudde mu bulamu bwensi olunaku lw’eggulo. Katikkiro, omugenzi amwebazizza olw’obutatuulira kitone kye ate n’okweyisa obulungi mu bulamu bwe.
Kamalabyonna asaasidde nnyo ab’oluganda, mikwano gy’omugenzi ne bannabitone bonna.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply