Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Ababaka Akamba, Wamukuyu ne Mawanda bavunaaniddwa kwabulankanya obuwumbi 7 mu obukadde 300

June 21, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka wa Busiki County Paul Akamba, Omubaka wa Igara East Micheal Mawanda ne Wamakuyu Ignatius Mudimi akiikirira Elgon County nga Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM wamu ne Munnamateeka baleeteddwa ku Kkooti evunaana abali b’enguzi n’abakenuzi nebavunaanibwa emisango gyokubba ensimbi obuwumbi 7 mu obukadde 300 bonna wamu nga zino zaali zakuliyirira bantu mu bibiina byobwegassi ebyakosebwa olutalo e Buyaka mu Disitulikiti y’e Bulambuli.
Kigambibwa nti Omubaka Mawanda yezibika akawumbi 1 mu obukadde 500 ku zino.

Bya Christina Nabatanzi