Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 501 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

AbOluganda, abemikwano wamu nabawagizi ba Rtd.

February 23, 2026 · Radio Simba

Ab’Oluganda, abemikwano wamu n’abawagizi ba Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bekedde kweyiwa mu bungi e Lubaga okwetaba mu misa eyategekeddwa okumusabira wabula kibabuuseeko bwebategeezezza nti okusaba kuno kwongenzeddwayo.
Wabula bano kino tekibayigudde ttama bayingidde munda nebatuula nga mpaawo abafaako.
Ensonga lwaki kwongezeddwayo yadde nga abagenyi babadde bamaze okutuuka naddi lwekunabaayo tebaweereddwa.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News