Rev. Fr. Mudduse aziikiddwa olwaleero

Okuziika Rev. Fr. Lawrence Mudduse e Mityana.
Ekitambiro ky’emmisa eky’okusabira omugenzi kigenda mu maaso mu Mityana Cathedral Parish, kikulembeddwamu Omusumba we Ssaza ly’e Mityana Bishop Anthony Zziwa.
Katikkiro Charles Peter Mayiga yakulembeddemu Ab’ekitiibwa n’Abakungu okuva mu Gavumenti ya Kabaka okwetaba mu kuwerekera omugenzi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply