Pulezidenti Museveni siyabakubira essimu okuwagira Oulanyah – Rt. Hon. Kadaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
BABALIMBA PULEZIDENTI SIYABAKUBIRA:
Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga asabye ababaka obutagoberera masimu gabakubibwa nga gava mu State House nga gabakubiriza okuwagira Jacob Oulanyah ku bwa Sipiika. Kadaga agamba nti abamuvuganya bakozesa Switchboard za State House okukuba amasimu. Abasabye bwebaba bagamba nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yabakubidde bamusabe bamugambe abakubire ku ssimu zaabwe.
Share.

Leave A Reply