Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
News

Baminisita muyise ekiteeso ekiggalawo Palamenti bwetuba tetulina kyetukola – Sipiika

April 30, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among; โ€œByonna byetusalawo wano mu Palamenti tubisalawo mu mutima mulungi. Naye bwetuwulira Bammemba nga boogera emboozi zamalwa mu Lukiiko lwa Baminisita nti waliwo abaweebwa enguzi wano, lwaki temujja nemubyogerera wano? Tukolera bantu ate nemudda eyo nemuwoza nti tugaana alipoota, tetulina kyetukola, bwetuba tetulina kyetukola muggaleewo Palamenti.โ€