Pulezidenti Museveni akomyeewo mu Ggwanga

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yakomyeewo mu Ggwanga akawungeezi k’eggulo okuva ku bugenyi obutongole bweyabaddeko obwa wiiki ennamba mu Ggwanga lya Russia wamu ne Serbia gyeyayitibwa Omukulembeze waayo Aleksandar Vučić.
Ku kisaawe Entebe yayaniriziddwa omumyuuka we Rtd. Maj. Jessica Alupo, Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti Hon Milly Babirye Babalanda n’abakulu abalala okuva mu bitongole byebyokwerinda.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply