
Poliisi etandise okuyigga abakwatiddwa ku katambi nga bakuba omusajja
24 — 05
Bannakibiina kya NUP abakwatiddwa e Kamuli basindikiddwa ku alimanda
24 — 05Uganda Police Force esudde emisanvu ku luguudo lwa Tirinyi – Mbale ngekebera emotoka eziva ku ludda lw’e Iganga nga bwebalindirira Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine eyesomye okukuba olukungaana e Palisa olunaku olwaleero.
Wabula Kyagulanyi bamusaliddeko ku mugga Ssezibwa ku luguudo lw’e Kayunga.
Bya Waki Moses