Poliisi ekutte 146 mu Kampala

Poliisi ekoze ekikwekweto mwekwatidde abavubuka abasoba 146 nga bano balowoozebwa okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka mu bitundu bya Kampala. Bano bakwatiddwa ku misango egyekuusa ku bubbi, okukuba ebiccupuli wamu okukozesa ebiragalalagala, okukuba abantu obutayimbwa, okusala ensawo mu jam, okumenya emotoka saako okuzibbako obutaala. Ekikwekweto kino kyakoleddwa mu bitundu by’e Makindye, Ndeeba, Kinyoro, Kisenyi, Katwe, Kiseeka, Kikoni, Kasubi, Kawala n’e Nakulabye.

Ku bano 38 bateereddwa oluvannyuma lwokubekenneenya nga bali wamu n’abakulembeze. Ebikwekweto bino byakakolwa mu bitundu ebimanyiddwa okubeeramu nnyo abamenyi b’amateeka omuli Market Street, Platinum House, Allen Road, Nakivubo Channel, Kinyamwandu, Nabugabo.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon

29 0 instagram icon

2 0 instagram icon

5 0 instagram icon