Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,399 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Palamenti eggyewo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti

December 20, 2017 · Mubiru Ali

Palamenti ya Yuganda olwaleero ku ssaawa ttaano ez'ekiro eyisizza etteeka eriggyawo  ekkomo ku myaka gya Pulezidenti okuva ku myaka 75 okudda waggulu nga kati oli aba waddembe okwesimbawo wadde ng'asussa emyaka 75 .

Ababaka ba Palamenti 315 aba NRM bawagidde okugikwatako ennyingo ya 102b ate 62 nebawakanya okugikwatako nga ne mu abo mulimu abava mu Kibiina kya NRM. 

Wabula era mu kukola ennongoosereza mu Ssemateeka,  ababaka basazeewo okukomyawo ebisanja nga omukulembeze akoma ku bisanja bibiri so ate era ababaka basazeewo okweyongeza emyaka gy'ekisanja nja kifuuse kya myaka musanvu (7) ogwekutte .

Kati etteeka lisigalidde Pulezindenti kuteekako mukono