Omuzana Amb. Venetia aziikiddwa e Rusororo

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza nnyo emirimu amatendo n’omukwano omugenzi Ambassador Venetia Sebudandi gw’abadde alina eri Obwakabaka n’ebirungi entoko byabukoledde mu kiseera ky’amaze ku nsi.
Obubaka buno bwetikkidwa omumyuka wa Katikkiro owookubiri era omuwanika w’Obwakabaka Owek. Bob Nsibirwa ku mukolo gw’okusabira omugenzi Ambassador Venetia Sebubandi ogubadde ku Kkanisa ya St. Petero mu bulabirizi bw’e Kigali e Rwanda
Oluvanyuma omugenzi aziikiddwa ku kyalo Rusororo mu Kigali e Rwanda. Omuzaana Sebudandi yazaala Omulangira Kiweewa Cryspin Jjunju.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply