Omuyizi wa KIU asindikiddwa e Luzira lwakuweereza mubaka bubaka

James Omara 23, nga muyizi wa mu mwaka ogw’okusatu nga asoma Computer Science ku Kampala International University yasindikiddwa ku mmeere e Luzira lwakusindikira mubaka wa Disitulikiti y’e Omoro Catherine Lwamwaka obubaka ku ssimu ye, ye bwagamba nti bumumalako emirembe.
Omubaka Catherine agamba nti ku lunaku lw’abagalana Omoro yamusindikira obubaka obwali bugamba nti; ‘Nkwagaliza olunaku lw’abagalana Omubaka wange’ ‘Happy Valentines My MP’ nti era yagenda mu maaso namuweereza obubaka obulala obwali bugamba nti; ‘Lwaki osanga obuzibu okwogera nange kati, kale genda mu maaso ng’ovuga’ “Why are you so desperate to talk to me now, continue driving”.
Omubaka agamba nti Omoro teyamusindikira bubaka bwa mukwano wabula yamuweerezanga obubaka obumumalako emirembe. Omoro yakwatiddwa Poliisi ya Palamenti natwalibwa mu Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa omusango gwa ‘Offensive Communication’ bwatyo nasindikibwa ku alimanda e Luzira okutuuka nga 17 April.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

27 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

3 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon