Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngali wamu nakulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba e Magere nga bannunula omukuumi wa waka abadde akwatiddwa abebyokwerinda. Ono alabiddwako mu katambi oluvannyuma lwokumuyimbula ngakaaba era nategeeza nti abadde akubiddwa naye mugumu. Empale yo bagiyuzizza.
Omukuumi wa Bobi Wine akubiddwa abebyokwerinda
