Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku lweggulo yasiibuludde Abasiraamu ku Muzigiti gwa MASJID Katwe Kinyolo (Gaaza). Oluvannyuma yafunyeemu akafubo n’obukulembeze bwomuzigiti wamu n’abakyala nebatandikawo SACCO ebayambe okwekulaakulanya.
Yatonedde abakyala abasulirira okuzaala Mama kits.
Bamubuulidde ebizibu byebayitamuvmu kitundu kyabwe okuli ebbula ly’emirimu, abaana okuva mu masomero, kasssiro asusse wamu nobukambwe bwabakozi ba KCCA ababayisa obubi.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.