Munnamateeka Luyimbaazi Erias Nalukoola naye olunaku olwaleero atutteyo empapula ze ku kitebe kya National Unity Platform okusaba okuweebwa kkaadi okukwatira ekibiina bendera mu kalulu kokujjuza ekifo ky’Omubaka wa Kawempe North. Ono ye muntu owokutaano eyesowoddeyo okukwatira ekibiina bendera.
Nalukoola naye yesowoddeyo okusaba kkaadi ya NUP
