Mmwe zemufuna (Kivumbi) ebweru nga temuzoogerako – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo ku bukadde 100 obagambibwa nti yabuwadde Ababaka; “Bannayuganda mwenna naddala Abazzukulu mbalamusizza, ekiro ekiyise nalabye akabondo k’Ababaka ku ludda oluvuganya nga kakulemberwa Kivumbi, nga bakozesa amaanyi ku nsimbi obukadde 100 ezigambibwa nti zaweereddwa Ababaka okuva mu ‘classified funds’, nebirala.
Nina ekibuu: “Bassebo ne Bannayabo, mwali muwulidde ku ssente eziweerezebwa okuva ebweru nezireetebwa mu Uganda okutabangula ebyobufuzi ngakikolera abagwira? Ekibuuzo ekirala: Bwoba ngolwanyisa buli bwanguzi nga bwemugamba, nga temuvangayo kwogera ku nsimbi zino?”
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply