Lwaki temwawandiika ennamba zemotoka ezo – Minisita Muhoozi

Gen David Muhoozi; “Ensonga zokubuzibwawo kwabantu abasinga obungi tekwaloopebwa ku Poliisi. Ebigambibwa nti Ddamulira John, Kirya Peter, Wangolo Denis, Ssesazi Isima, Mubiru Hassan, Baguma Joseph alias Ssemujju Joseph, ne Zzimula Dennis alias Boyi tewali yavaayo kuggulawo musango.
Kiri mu mateeka nti oli okukakasibwa nti yabuze, walina okuggulwawo omusango. Kino kirina kukolebwa ku Poliisi ekitakolebwa era okuwambibwa kwabwe kwawakanyiziddwa abantu abatuukiriddwa.”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply